Yesu Mukama Asaanidde (The Lord Jesus Is Worthy) cover
Yesu Mukama Asaanidde (The Lord Jesus Is Worthy)

Yesu Mukama Asaanidde (The Lord Jesus Is Worthy)

Michael Kaddu

Lyrics

Yesu mulungi nnyo

Tumutenderezenga

Tumuwe ekitiibwa kye

Mukama asaanidde

Ettendo lyaffe

Hosana Hallelujah

Yesu mulungi nnyo

Tumutenderezenga

Tumuwe ekitiibwa kye

Mukama asaanidde

Ettendo lyaffe

Hosana Hallelujah

Mwesigwa mu byonna Katonda waffe

Kukkiriza kwokka kwe tutambuliramu

Alina Yesu talemelelwa

Mubeezi wa lubeelela

Amazima ddala ddala

Emirembe ne’ mirembe

Ye yawangula

Emirembe ne’ mirembe

Ye Muwanguzi

Yesu tumusinzenga

Tumutendereze

Afaayo

Tuyimuse elinya lye

Mukama asaanidde

Ekitiibwa ne ttendo

Afaayo

Hallelujah

Yimba Hallelujah

Yimba Hosana

Tuyimuse

Elinya lya Yesu

Yimba Hallelujah

Yimba Hosana

Tuyimuse

Elinya lya Yesu

Mwesigwa mu byonna Katonda waffe

Kukkiriza kwokka kwe tutambuliramu

Alina Yesu talemelelwa

Mubeezi wa lubeelela

Amazima ddala ddala

Hallelujah

Yatusasira natukaabila

Hallelujah

Ku musalaba natufiirira

Yimba Hallelujah

Yimba Hosana

Tuyimuse

Elinya lya Yesu

Yimba Hallelujah

Yimba Hosana

Tuyimuse

Elinya lya Yesu

Ye yatwagala, natunoonya

Natuzembeza, atulokole

Ye yatwagala, natunoonya

Natuzembeza, atulokole

Yesu mulungi nnyo

Tumutenderezenga

Tumuwe ekitiibwa kye

Mukama asaanidde

Ettendo lyaffe

Hosana Hallelujah

Yesu tumusinzenga

Tumutendereze

Afaayo

Tuyimuse elinya lye

Mukama asaanidde

Ekitiibwa ne ttendo

Afaayo

Hallelujah

Yesu mulungi nnyo

Tumutenderezenga

Tumuwe ekitiibwa kye

Mukama asaanidde

Ettendo lyaffe

Hosana Hallelujah

For every mood